100% found this document useful (2 votes)
1K views5 pages

Kwanjula Mass 8 June, 2019: Entrance - To God in Gladness Sing

1. The document is the order of service for a mass held on 8th June 2019. It includes hymns, readings, and prayers in both English and another language (presumably a local language). 2. The mass focuses on welcoming and giving thanks to God, reflecting on Jesus' teachings and deeds, and seeking God's blessings and mercy. 3. In closing, there is a prayer giving thanks for God's gifts and blessings, and a commitment to continue singing God's praises.

Uploaded by

Henry Kaweesa
Copyright
© © All Rights Reserved
We take content rights seriously. If you suspect this is your content, claim it here.
Available Formats
Download as DOC, PDF, TXT or read online on Scribd
100% found this document useful (2 votes)
1K views5 pages

Kwanjula Mass 8 June, 2019: Entrance - To God in Gladness Sing

1. The document is the order of service for a mass held on 8th June 2019. It includes hymns, readings, and prayers in both English and another language (presumably a local language). 2. The mass focuses on welcoming and giving thanks to God, reflecting on Jesus' teachings and deeds, and seeking God's blessings and mercy. 3. In closing, there is a prayer giving thanks for God's gifts and blessings, and a commitment to continue singing God's praises.

Uploaded by

Henry Kaweesa
Copyright
© © All Rights Reserved
We take content rights seriously. If you suspect this is your content, claim it here.
Available Formats
Download as DOC, PDF, TXT or read online on Scribd
You are on page 1/ 5

Kwanjula mass 8th June,2019

Twali tumujeemedde
Entrance – TO GOD IN GLADNESS N’atuyiwako amazzi n’atuzaala mu
SING Batismu.
To God in gladness sing. How great his Tweyanzizza……………
name.
Give thanks to him for his marvelous deeds. 3. Mulabe Katonda bw’atwagala abantu,
Alleluia Alleluia. Yaggya mu kissa kye ekyo
N’atuyingiza mu eryo eggwanga lye
1. He came among his people, he dwelt
eppya eritukuvu.
among the poor,
Tweyanzizza……………
He chose of all the weakest, the
humblest to be friends. Kyrie – SAASIRA
2. Like rain that falls from heaven and Saasira, Ayi Mukama,
makes the earth bring forth, Saasira, Ayi Mukama,
His word our hearts refreshes, his law Ggwe omusaasizi saasira x2
our life transforms. Ayi Kristu omusaasizi,
Kristu omusaasizi saasira x2
3. No longer are we servants, his friends
each one he calls, Gloria – EKITIIBWA KIBERE ERI
He brings us to his table to share the KATONDA
bread and wine.
Bass; Ekitiibwa kibe mu ggulu eri Katonda
Chorus;
4. The light that shines in darkness, the
Ekitiibwa kibeere eri Katonda, yekka;
victory over death,
Naabo abalungi ye basiimye, emirembe
He enters into glory, like him we too
gibeere kubo.
shall arise.
1. Tukusinza, tukutenda anti ebyo byokola
Prelude – KA TUSANYUKE FFENA Mukama bya ttendo.
Ka tusanyukke ffena, ka tujaguze ffena 2. Katonda Mukama ggwe omuyinza Patri
Abaana ba Katonda abebonanye wano mu ggwe Kabaka w’eggulu otendwa.
kiggwa kye
Tuli baluganda ba nda emu, tuli baluganda 3. Omutiibwa wekka Omwana owa Kitaffe
Kitaffe y’omu. ggwe katugulumize,
Ekitiibwa kya Kitaffe bwe busika bwaffe. 4. Ayi Mukama, Kaliga ka Katonda Yezu
1. Mulabe Katonda bw’atwagala abantu, Kristu Mukama otendwa.
Twali tuwabye ffena, 5. Ggwe ajjawo ebibi by’ensi saasira
N’atutumira Omwana omuggulanda saasira, tuwanjaze tuwulire.
atulokole.
6. Ggw’atudde ku ddyo gwa Kitaffe,
Tweyanzizza Kifaffe tufuuse baggya,
saasira saasira tuwanjaze tuwulire.
Tweyanzizza Taata atwagala nnyo,
Tweyanzizza Kitaffe tufuuse baggya, 7. Kubanga ggwe Mutukirivu asukkiridde
Tuli baana bo(x2) Taata abaganzi. wekka, ggwe Yezu Kristu.
8. Wamu ne Mwoyo Mutukirivu, mu
2. Mulabe Katonda bw’atwagala abantu, kitiibwa kya Patri, Amiina, Amiina.
1 8th June, 2019
Kwanjula mass 8th June,2019

Meditation – NJA KUYIMBA Azze Kigambo tumwanirize


Nja kuyimba nga ekisa ky’Omukama, Atuleetere amawulire amalungi,
Nkutendereze nkwebaze ggwe wanonda. Ag’oggumya emitima gyaffe.
Nnafuuka mwana wo mu nyumba nze
gy’oleka ebyekisa, Alleluia Alleluia (3)
Mu mwana wo Yezu nze mu maaso go ndi OFFERTORY – TWEYANZIZA SSEBO
mwana nuganzi,
 Tweyanziza ssebo .……………kitaffe 
Mu bwakabaka bwo olwoyo nange bwentyo
nnafuuka musika Tweyanziza ssebo .……………kitaffe 
Olwekitibwa taata byotuwa ebingi 
1. Ng’oli wakisa nyo Mukama, ddala Kubyompadde ebingi kwe ntoodde
wamma kyewunyo nange nkuddizze ndeete 
Ggwe okuganza nze kyava ku ki?
Ssebala butukirivu ….a…..a……a……. 1.Nkwebazza nnyo mukama olwebirungi by
Mu maaso go ssetenda kubwange nze onkolera munze,  Mpangulwa sitaani kyokka 
ani? tonvaamu nonkuuma buliijo 
Sso ggwe nolonda mbeere mwana wo
ate muganzi 2. Natuuka ntya gyoli nga mwerere kwebyo 
Waggya mu kisa kyo Lugaba, ggwe byongamba 
nojja n’onnonya.
Kyenva ntoola kwebyo byompa taata nze, bi
2. Nkwebaza obutasa Mukama leka siime byebyo
gw’oganza nyimbe
Nga ndowoza ggwe byonkolera Offertory – OGGYA KU BUGAGGA
By’olaga bisukirivu byamannyi Oggya ku bugagga bwo Mukama wange
Bikkuuno byo bingi nyo, okulojja gwe n’ongagawaza
tebigwayo. Ebyo bye mpita ebyange byonna bibyo.
Anyi abakweyuna obayamba nooba Njigiriza nange okutoola kwebyo
essanyu lyabwe. by’ompadde mbikuddizenga;
N’okubagiza abanaku abo boona Njigiriza nange okutoola kwebyo
nobajjuna. by’ompadde,
Ngagawaze abalala.
3. Ddunda omwagazi ng’otegeka ntereza 1. Ebirabo byendeese biibino biva
zo Lugaba mukutegana kwange,
Zonna zibe nga bwolonda Omutima gwange ne byennina gy’oli
Tozibirwa n’akatono …a…..a…..a……. biba bya ttendo.
Anaakugana yani muyinza teesanga Eby’ennaku n’eby’essanyu Taata
Tusa byotesa oli wa buyinza ggwe mbikuddiza byonna,
mutonzi Obunnafu bwange n’ebinnema
Nkusaba kimu ku nnyweza ompe by’ebirabo bye ndeese.
okukiriza.
2. Obulamu bw’ompadde Mukama
Gospel – YEZU OMWANA WA bujjudde emikisa,
KATONDA Kitange nneyanzizza ebirungi
ontonnedde bingi.
1. Yezu Omwana wa Katonda wuuno,
2 8th June, 2019
Kwanjula mass 8th June,2019

Mukutuusa bye nteekwa okukola mbeere Sanctus –: HA HA HA MUKAMA


kitangala, Ha! Ha! Ha! Mukama, Mukama
Mukusasira nenzigwerera mbayambe Mutuukirivu, Mutuukirivu. Muttuukirivu,
balabe ekubo lyo.
Mutuukirivu, Ha! Ha! Ha! Katonda
3. Amaanyi n’amagezi bye wampa okuva w’amagye, Mukama, Mukama, wonna
mubuto bwange, osusse ekitiibwa.
Okubyeyama nentetenkanya ebilala nga
nfunye bingi. Ekitiibwa ky’Omukama kijjudde, kibukadde
Bwe bugagga kwe ntodde Mukama ne bului wantu mu ggulu n’ensi.
nkudiza nyinibyo
Obitwala gwe Namugereka by’ebirabo Ekitiibwa ky’Omukama Katonda kisuffu,
bye ntodde. tumutenda.X2
Offertory – NZE NGENDA NTYA Hosanna tukutenda ffenna. Oh wonna,
Nze ngenda ntya eri omukama, hosanna, gyoli tukutenda waggulu,
Ddala ddala ngenda ntya Waggulu eyo!
nga sirina kye mmutonedde,
Kamutonere nze bye nnina Tumutenda nnyo tumuwa ekitiibwa wa
Ayi mukama bikkirize. mukisa oyo ajja, ajja. Ffe tumutenda nnyo
tumugulumiza nnyo oyo ajja mu linnya
1. Ayi mukama ndi mwanawo, kyokka ayi
mukama nkujeemera, ly’Omukama.
Ne nkusaba kati onziriremu nze ayi
mukama aboneredde. Agnus: A aa kaliga
Omugaati gwo gwe ndeese ng’era
n’eviini ngitaddeko, Communion MIREMBE OMUKAMA
Bikutambirwe olwaleero mu Yezu 1. Mirembe Omukama ayi Yezu
Kristu omwanawo. omwagalwa
Siyinza kwogera leero nkusinze ntya
2. Katukwebaze ggwe by’otuwa, ffenna Mujje mwe Bamalayika nammwe
abaganzibo abakumanyi, bannaggulu mmwena
Byonna ayi mukama biva wuwo, era ayi Tusinzize wamu Nyini butukuvu.
mukama bidda wuwo.
2. Ayi Yezu nkwebaza ku lw’okunkyalira
3. Ebyo ebibala bye tulina, ssaako Leero nkweyanze ntya nga bwe kisaanira
ebisuubulwa bye tugula, Essanyu limbugaanye nnyo
Byonna ayi mukama biva wuwo, kuba Onyambye weebale wamma ggwe
ayi mukama ggwe katonda. onsaasidde.

4. Watutonda n’otuteekawo, n’ebyo ayi 3. Nkusanyuse na ki? Laba bwendi bwendi


mukama bye tulina, Ebyange ze nsobi nsale magezi ki?
Era ayi mukama tukimanyi, byonna Maanyi neefule omuddu wo ka nngende
ggwe by’ofuna obizzaawo. busenze bwo

3 8th June, 2019


Kwanjula mass 8th June,2019

Bwentyo nkwewongere nga bwe 10,000 Reasons Bless the Lord


bw’onnewadde. The sun comes up
Its a new day dawning
Post Commun – NZE NNYINZA NTYA
Its time to sing your song again
Nze nnyinza ntya obuteebaza by’ompadde
Mukama wange nsiima X2 What ever may pass and whatever lies
before me
1. Amanyi ge nnina gano …Nsiima nnyo Let me be singing when the evening comes
Obulamu bwe nnina buno… ”
Ebitone by’ongabulira… ” Bless the lord oh my soul
Omukwano gw’ondaze guno… ,, Oh my soul
Nze nnyinza ntya obuteebaza by’ompadde
Worship his holy name
Entasiima ebula agikwatirako.
Sing like never before
2. Bwe buziba nentunuulira …Nsiima nnyo Oh my soul
Ekisa kyo n’obuyambi bwo… ,, I worshhip your holy name
Ne nfukamira okukwebaza… ,,
Ebirungi by’ongabulira… ,, You're rich in love and you're slow to anger
Ne nkowoola ontunnulire… ,, Your name is great and your heart is kind
Onkuume mu kuwummula…
For all your goodness i will keep on singing
Ebintiisa obuwugule… ,,
Ne nnekwasa obuyambi bwo.. ,, 10,000 reasons for my heart to find
Nze nnyinza ntya obuteebaza by’ompadde
Entasiima ebula agikwatirako. And on that day when my strength is failing
The end draws near and my time has come
3. Nga bukedde ne ntunuulira.Nsiima nnyo Soon my soul will sing your praise un-
Ekisa kyo n’obuyambi bwo… ,, ending
Ne nfukamira okukusaba… ,,
10,000 years and there forever more
Onkuume mu kutegana… ,,
Ne nkowoola ontunnulire… ,,
Ne nnekwasa obuyambi bwo.. ,, Bless the lord oh my soul
Nze nnyinza ntya obuteebaza by’ompadde Oh my soul
Entasiima ebula agikwatirako. Worship his holy name
Sing like never before
4. Nsaana nnyimbe obuteebaza…..Nsiima Oh my soul
nnyo
Ntendereze nnyo obuyambi bwo… I worship your holy name
Ebirungi byo tebikoma… I worship your holy name
N’obulungi bwo tebukoma… I worship your holy name
N’omukwano gwo tegukoma…
Olw’ebirungi by’ongabulira… Sing like never before
Nsaana nnyimbe obuteddiza… ,, Oh my soul
Nze nnyinza ntya obuteebaza by’ompadde
I worship your holy name
Entasiima ebula agikwatirako.
(Jesus I will)

4 8th June, 2019


Kwanjula mass 8th June,2019

I worship your holy name AYI YOZEFU GWE OMWESIGWA


I worship your holy name Ayi Yozefu gwe omwesigwa, katonda gwe
yalonda gwe nakuwa okukuma Yezu ne
Exit - KATONDA YEEBALE Maria naffe no tuyambe.
Katonda yeebale, yeebale nyo
Katonda yeebale yeeebale 1. Gwe eyakuma Yezu ne Maria,
Nja kumwebazanga emirembe gyonna, omutonzi ye beyakukwasa
Nja kumwebazanga obutediza Yesiga gwe nalonda gwe ssemaka asanidde.

1. Obulamu bwe nnina ku nsi kuno buli ku 2. Omukambwe Erodde ng’amunonya,


bw’ani, Ekiro mu ttumbi wamutwala
Ayi Mukama ggwe abumpa N’oddussa oyo n’omukuma taata gwe
nnaakwebaza ntya? wamuwonya.
Essanyu lye nnina ku nsi kuno lili ku 3. olugendo lwaffe nga lutuuse,
bw’ani, Gwe omuyambi yamba tujje gyoli
Ayi Mukama ggwe alimpa ndikwebaza Twesiga gwe anaatutuusa, gyli gwe mu
ntya? kwesiiima.
2. Emyaka gye mmaze ku nsi kuno giri ku
bw’ani,
Ayi Mukama ggwe ankuuma
ndikwebaza ntya?
Obuggaga bwe nnina ku nsi kuno buli ku
bw’ani,
Ayi Mukama ggwe abumpa ndikwebaza
ntya?

3. Amaka ago ge ndimu ku nsi kuno gali ku


bw’ani,
Ayi Mukama ggwe agampa ndikwebaza
ntya?
Abaana be nnina ku nsi kuno bali ku
bw’ani,
Ayi Mukama ggwe abampa ndikwebaza
ntya?

4. Abazadde be nnina ku nsi kuno bali ku


bw’ani,
Ayi Mukama nze omwana ndikwebaza
ntya?
Emikwano gye nnina ku nsi kuno giri ku
bw’ani,
Ayi Mukama ggwe agimpa ndikwebaza
ntya?

5 8th June, 2019

You might also like