P.3 Luganda Lesson Notes For Term Ii 2023

Download as pdf or txt
Download as pdf or txt
You are on page 1of 19

P.

3 LUGANDA LESSON NOTES FOR TERM II 2023


Ennaku Ekibiina Essomo Essaawa Omuwendo

Omutwe : Ennyingo

Ekiwayi : Ennyingo eziwangaala

Obukodyo : Okubuuza n’okuddamu, okunnyonnyola

Obusobozi : Okusoma ennyingo nebigambo ebiwangaala

Obulagika : Okusoma emboozi ezirimu ebigambo ebiwangala

Ennyanjula : Omusomesa anatandiika essomo n’okubuuza


ebibuuzo.

Ekinyusi : Ennyingo nebigambo ebiwangaala.

Ennyingo

Kaa kii kee kuu koo nnyee


baa

soo saa too koo maa mii cee

fuu njaa

Ebigambo

Kasooli, abaaga, amatooke, akoola, muceere, bijanjaalo, binyeebwa, aseera,


abiika, obuugi, amaato.

Emboozi

-Maama aseera ebinyeebwa.

-Kasooli asiriira.

-Kafeero akoola omuceere.

-Obuugi buva mu kasooli

-Namaalwa akuula ebijanjaalo.

Omulimu

1
Wandiika emboozi ttaano eziwangaala

Ennaku Ekibiina Essomo Essaawa Omuwendo

Omutwe : Ennyingo

Ekiwayi : Ennyingo n’ebigambo ebiggumira

Obukodyo : Okubuuza n’okuddamu

Obusobozi : Okusoma ennyingo nebigambo ebiggumira

Obulagika : Okukola emboozi ezirimu ebigambo ebiggumira.

Ennyanjula : Omusomesa anattukiza essomo eryawedde.

Ekinyusi : Essomo eppya linaatandika

Ennyingo nebigambo ebiggumira.

jja ggo nna ddo jjo ddi

dda jje ddu ggo zzi

Ebigambo

jjambiya, ggolu, muddo, nnanaansi, kikajjo, ddiba, ddamu, ddiza, jjenje,


kaddu, ggobe, mazzi.

Emboozi

- Jjayo ejjambiya oteme omuddo.


- Kaddu atema ekikajjo.
- Jjajja alya eggolu.

Omulimu

1. Tereeza emboozi zino.


a. eggobe jjajja alya .
b. liddugala eddiba .
c. jjambiya ennanaansi ne tema.
d. liri eggobe mu mazzi .
e. ejjenje alidde kaddu.

2
2. Wandiika ebigambo bitaano ebigumira.

Ennaku Ekibiina Essomo Essaawa Omuwendo

Omutwe : Ebintu ebiramu

Ekiwayi : Ebika byebintu ebiramu

Obukodyo : Okubuuza n’okuddamu, okunnyonyola

Obusobozi : Okusoma amannya g’ebimera

Obulagika : Okukuba ebimera

Ennyanjula : Omusomesa anattukiza emassomo agawedde.

Ekinyusi : Essomo eppya linaatandika

Ebika by’ebintu ebiramu


1. Ebisolo, ebimera
2. Ebimera
3. Ebiwuka
4. Ebinyonyi
5. Ebyenyanja ebyenjawulo

Amannya g’ebimera
muwogo, lumonde, ebikajjo, kasooli, emiti, omuddo, ebitooke, ennanaansi,
ebinyeebwa, ebijanjaalo, ebibala nga ennanaansi, emiyembe, ffene.

Emboozi
-Omuddo gumeze mu muwogo.
-Enkima zirya kasooli.

-Taata atema ettoke.

-Kakooza akuula ebijanjaalo.

-Mawanda yetisse lumonde.

- Maama asimba ebinyeebwa

- Buli lunaku tulya ebibala ebyenjawulo

- Muwogo oyo awooma

- Abasajja batema emiti

3
Ennaku Ekibiina Essomo Essaawa Omuwendo

Omutwe : Ebintu ebiramu

Ekiwayi : Ebika bye bisolo

Obukodyo : Okubuuza n’okuddamu, okunnyonnyola

Obusobozi : Okusoma amannya g’ensolo z’awaka n’ezomunsiko.

Obulagika : Okuwandiika emboozi.

Ennyanjula : Omusomesa anattukiza essomo eryawedde nga


abuuza

ebibuuzo.

Ekinyusi : Essomo eppya linaatandika

Ebika bye bisolo

- Ensolo z’o mu banga – nga ebinyonyi


- Ensolo z’omumazzi – nga ebyenyanja
- Ensolo z’okulukalu – nga ente

Ebisolo by’okulukalu byabikas bibiri

Ekisooka

- Ebisolo ebi kumibwa awaka


- Ebisolo ebyomunsiko

Ebisolo by’awaka

- Ente
- Kkapa
- Embwa
- Enkoko
- Embuzzi
- Embizzi etc.

4
Emigaso egyebisolo bya waka

- Ensolo nga ente, n’e mbuzzi bituwa enyama


- Ebisolo nga Kkapa zirya emese awaka
- Embwa ekuuma awaka

Omulimu

1. Soma okube ebifanaanyi

Ente Kkapa Embwa

2. Wandiika emigaso gy’ebisolo by’awaka


a. Embwa
b. Ente
c. Enkoko

Ennaku Ekibiina Essomo Essaawa Omuwendo

Omutwe : Ebintu ebiramu

Ekiwayi : Ebika bye bisolo

Obukodyo : Okubuuza n’okuddamu, okunnyonnyola

Obusobozi : Okusoma amannya g’ensolo z’awaka n’ezomunsiko.

Obulagika : Okuwandiika emboozi.

Ennyanjula : Omusomesa anattukiza essomo eryawedde nga


abuuza

ebibuuzo.

Ekinyusi : Essomo eppya linaatandika

Ebisolo byomunsiko

enkima, envubu, engabi, entulege, entugga, empologoma, enjovu, kamujje,


enkula, nebirala.

5
Ensolo z’omumazzi

Eby’enyanja, ebikere, envubu

Ebisolo byomubanga nga ebinyonyi

- Ennyange
- Mpa abaana
- Kasanke
- Endegeya
- Sekoko
- ŋŋaali
- Kalori n’e birara

Emboozi

- Entugga erina ensingo empanvu


- Envubu nsolo yantisa nyo
- Ebyenyanja biwooma nyo
- Enkima zirya kasooli w’ajaja
- Empologoma nsolo nkambwe nyo
- Enjovu yo yageja nekamala

Ebisolo byawaka

-Embuzi erya omuddo.

-Ente esula mukiraalo.

- Enkima erya kasooli.

-Kamuje asima ebinyeebwa mu ttaka.

Omulimu

Kozesa bino mu mboozi

1. enkula, engabi, embizzi, ppusi, enjovu, embwa


2. wandiika ebika bye binyonyi bibbiri
3. wandiika ensolo ezisangibwa awaka waffe ssatu

6
Ennaku Ekibiina Essomo Essaawa Omuwendo

Omutwe : Ebintu ebiramu

Ekiwayi : Ebintu ebiramu

Obukodyo : Okubuuza n’okuddamu, okunnyonnyolas

Obusobozi : Okusoma amannya g’ebintu ebiramu

Obulagika : Okwawula ebyennyanja ku binyonyi

Ennyanjula : Omusomesa anattukiza omusomo ogwawedde nga


abuuza

ebibuuzo

Ekinyusi : Essomo eppya linaatandiika

Ennaku Ekibiina Essomo Essaawa Omuwendo

Omutwe : Ebintu ebiramu

Ekiwayi : Ensolo z’awaka

Obukodyo : Okubuuza n’okuddamu, okunnyonnyola

Obusobozi : Okusoma emigaso gyensolo z’awaka

Obulagika : Okuddamu ebibuuzo okuva mu mboozi esomeddwa.

Ennyanjula : Omusomesa anattukiza essomo eryemabega

Ekinyusi : Essomo eppya linaatandika

Emigaso gyensolo z’awaka

Ensolo zawaka nnungi zamugaso zituwa ebintu bingi nga:- amata, ennyama,
amaliba, obusa n’omusolo tubikozesa nga embwa ekuuma awaka. Kkapa
etuliira emeese.

7
Omulimu

1. Wandiika ensolo bbiri ez’awaka.


2. Ensolo z’awaka zituwaki?
3. Biki ebikola nga ebijimusa?
4. Wandiika omugaso gw’emba awaka.
5. Kiki ekirya emmese?

Ennaku Ekibiina Essomo Essaawa Omuwendo

Omutwe : Ebintu ebiramu

Ekiwayi : Ennyingo okunnyonnyola, okubuuza n’okuddamu

Obukodyo : Okusoma ennyingo n’ebigambo n’emboozi

Obusobozi : ezirimu ebigambo byennyingo

Obulagika : ezisomeddwa

Ennyanjula : Omusomesa anatandika essomo nebibuuzo ku


nnyingo.

Ekinyusi : Essomo eppya linatandika

Ennyingo z’ennyukuta essatu

rya, rye, ryo

lya, lye, lyo.

nfa, nfe, nfi, nfo, nfu

mba, mbe, mbi, mbo mbu

Ebigambo

Kirya, lirye, Babirye, liryo, lyange, lyeryo, alya, mboga, mbaga, mbega,
mbigula, mbuze.

8
Emboozi

1. Embuzi erya emboga.


2. Babirye alya entula.
3. Mbogga atambula ne Mbalire.
4. Yambala olugoye otambule .

Omulimu

Wuliriza owandiike

embugo, liryo, entumbi

Soma emboozi okube ebifaananyi

1. Mbogga atambula ne Mbega.


2. Embuzi erya emboga.
3. Nanfuka anfumbira emmere.

Ennaku Ekibiina Essomo Essaawa Omuwendo

Omutwe : Ebintu ebiramu

Ekiwayi : Ennyingo

Obukodyo : Okunnyonnyola, okubuuza n’okuddamu

Obusobozi : Okusoma ennyingo n’ebigambo

Obulagika : Okukola emboozi mu bigambo ebyennyingo


ezisomeddwa

Ennyanjula : Omusomesa anatandika essomo nebibuuzo

Ekinyusi : Essomo eppya linatandika.

Ennyingo “nt” “ng” ne “mp”

nto nti nte nta ntu

9
ngu nge ngi nga ngo

mpo mpi mpe mpu mpa

Ebigambo

Ntinda, ntalo, mumpi, mpima, mpeta, ngula, senga, nzungu, ntema, ntamu.

Emboozi
-Mulyanti ava Ntinda.

-Senga ansiga obuwanvu.

-Mpanga mumpi.

Omulimu
Wandiika emboozi ttaano nga okozesa ebigambo ebyennyingo ezo waggulu.

Ennaku Ekibiina Essomo Essaawa Omuwendo

Omutwe : Ebintu ebiramu

Ekiwayi : Enneyisa y’ebintu ebiramu

Obukodyo : Okubuuza n’okuddamu, okunnyonnyola.

Obusobozi : Okusoma ebigambo ebiraga enneyisa

Obulagika : y’ebintu ebiramu. Okukuba n’okutuuma amannya


ebintu

ebiramu bisate

Ennyanjula : Okwejjukanya ebyawedde mu ssomo.

Ekinyusi : Sssomo eppya linaatandika.

Enneyisa y’ebintu ebiramu


Ebintu ebiramu
 Birya
 Bissa
 Bizaala
 Bifa
 Bitambula

10
Emboozi

1. Embuzi erya omuddo.


2. Maama wa Kasasa afudde.
3. Omwana atandise okutambula.
4. Ssenga wange yazadde omwana.

Omulimu

Wandiika kituufu oba ssikituufu.

1. Ebintu ebiramu tebifa.


2. Ebintu ebiramu bissa.
3. Munsi teri bintu biramu.
4. Ebintu ebiramu tebirya.
5. Ebintu ebiramu bizaala.
6. Kuba otuume ebintu bisatu ebiramu amannya.

Ennaku Ekibiina Essomo Essaawa Omuwendo

Omutwe : Ebintu ebiramu

Ekiwayi : Ebiramu

Obukodyo : Okubuuza n’okuddamu, okukubaganya ebirowoozo

Obusobozi : Okukuba ekimera n’okutuuma

Obulagika : ebitundu amannya. Okumenya emigaso gyebitundu.

Ennyanjula : Omusomesa anattukiza essomo eryawedde

Ekinyusi :

Ebitundu byekimera

Emirandira, enduli, ekimuli, ekibala, ebikoola, ettabi.

Emigaso

11
Emirandira: gisika amazzi okuva mu ttaka.

Ekimuli : kyekizaala mu bimera

Ebikoola : Bikola emmere yekimera

Enduli: etereka emmere mubimera ebimu.

Omulimu

Tuuma ebitundu byekimera amannya.

Ennaku Ekibiina Essomo Essaawa Omuwendo

Omutwe : Ebintu ebiramu

Ekiwayi : Okulima ebimera

Obukodyo : Okubuuza n’okuddamu, okunnyonnyola.

Obusobozi : Okusoma n’okukuba ebintu ebikozesebwa mu nnimiro.

Obulagika :

Ennyanjula : Okwejjukanya ebyasomeddwa mu ssomo eryayise

Ekinyusi :

Byetukozesa mu kulima
enkumbi, akambe, ekiso, oluso, ensuululu, embazzi, ekitiiyo.

Emboozi
1. Maama akozesa enkumbi okulima
2. Oluso lusaawa omuddo mulujja.
3. Leeta akambe tuwaate emmere.

Omulimu
1. Tuuma bino amannya

12
N’ebilala

Ennaku Ekibiina Essomo Essaawa Omuwendo

Omutwe : Ebintu ebiramu

Ekiwayi : Okulima ebimera

Obukodyo : Okubuuza n’okuddamu, okunnyonnyola.

Obusobozi : Okusoma ebigambo ebiraga endabirira yebimera.

Obulagika : Okukuba ebifaananyi ku mboozi

Ennyanjula : Omusomesa anattukiza essomo eryawedde.

Ekinyusi : Essomo eppya linaatandika.

Okulabirira ebimera.

- Okufukirira ebimera
- Okukoola ebimera
- Okufuuyira ebimera
- Okusalira ebimera
- Okusimbuliza ebimera
- Okujimusa ettaka.

Emboozi

- Obusa bwente bujimusa ettaka


- Maama ekoola ebinyeebwa.
- Kalanzi afuuyira ennyaanya.
- Jjajja asalira ebitooke.

Omulimu

Soma okube ebifaananyi

- Kasasa afuuyira ennyaanya.


- Kato agoba enkima mu Kasooli.
- Maama asalira ebitooke.
- Namusisine Musisi bakoola kasooli.
- Kityo afukirira ebimera.
13
Ennaku Ekibiina Essomo Essaawa Omuwendo

Omutwe : Okukuuma eddembe mu Ggombolola yaffe.

Ekiwayi : Okubeera mu ddembe n’abantu abalala

Obukodyo : Okunnynnyola, okubuuza n’okuddamu

Obusobozi : Okusoma embeera y’okubeera mu ddembe n’abantu


abalala

Obulagika :

Ennyanjula : Omusomesa anatandika essomo n’ebibuuzo.

Ekinyusi : Engeri gyetuyinza okubeera mu ddembe.

- Okukwata amateeka
- Okwessaamu ekitiibwa
- Okusonyiwa ggona
- Obutasosola
- Okubuuzagganya
- Okuyamba abalala n’addala abatesobola
- Okuzanya n’ebanaffe
- Okukolera awamu

Emboozi

- Kussomero batukubiriza okugonderaamateeka.


- Tulina okussa mubannaffe ekitiibwa.
- Okuyamba abalala kintu kirungi
- Okukolera awamu kileeta eddembe
- Okuzanya n’ebanaffe kijawo entalo

Omulimu

Jjuzaamu ebibulamu okuva mu kabokisi

Okukuuma _____kintu kirungi. Tusobola okukuuma --------nga twessamu


______nga __________ abatusobya. Okukwata _________kirungi kubanga kireeta
_________mubantu.

Era tulina okwewala________bannaffe.

Okunyiiza Amateeka Empisa Eddembe

14
Ennaku Ekibiina Essomo Essaawa Omuwendo

Omutwe : Okukuuma eddembe mu Ggombolola yaffe.

Ekiwayi : Eddembe lyabaana

Obukodyo : Okubuuza n’okuddamu, okunnyonnyola

Obusobozi : Okusoma eddembe ly’abaana ne byetaago


byabaana.

Obulagika :

Ennyanjula : Omusomesa anattukiza essomo elyawedde

Ekinyusi :

Eddembe ly’abaana n’ebyetaago.

amaka, engoye, okwambala, essomero, okuzaannya, emmere, amazzi,


okunywa, eddwaliro, okujjanjaba, eddagala, erinnya, Taata, Maama.

Soma emboozi

Abaana munsi balina okubeera n’eddembe lyabwe. Abaana nabo balina


okukozesa eddembe obulungi.

Ddembe lyabuli mwana okubeera n’erinnya. Abaana balina okusoma.


Abazadde balina okuliisa n’okwambaza abaanabaabwe. Abaana balina
okufuna obujjanjabi okuva mu ddwaliro.

Ddamu ebibuuzo mu bujjuvu.

1. Baani abalina okukozesa obulungi eddembe?


2. Obujjanjabi abaana babufuna wa?
3. Baani abalina okuliisa abaana?
4. Wandiika omutwe gw’emboozi.
5. Kuba abaana nga bazannya.
6. Kituufu abaana okukozesa obubi eddembe lyaabwe?

15
Ennaku Ekibiina Essomo Essaawa Omuwendo

Omutwe : Okukuuma eddembe mu Ggombolola yaffe.

Ekiwayi : Obuvunaanyizibwa bw’omwaana.

Obukodyo : Okunnyonnyola, okubuuza n’okuddamu.

Obusobozi : Okusoma n’okukuba ebifaananyi ebiraga emirimu


gy’abaana

Obulagika :

Ennyanjula : Okuttukiza essomo eryawedde.

Ekinyusi :

Emirimu gy’abaana awaka

Okufumba, okwera olujja, okukima amazzi, okwoza ebintu, okutyaba enku,


okuyamba abalema, okusiimula ennyumba.

Emboozi

-Abaana beera olujja.

Abalenzi bagenze kukima mazzi.

Abawala batyaba enku.

Nakato assimula ennyumba.

Omulimu

Wandiika emboozi kubifaananyi

1.

16
2.

Ennaku Ekibiina Essomo Essaawa Omuwendo

Omutwe : Okukuuma eddembe mu Ggombolola yaffe

Ekiwayi : Obuvunaanyizibwa bw’omwaana.

Obukodyo : Okubuuza nokuddamu, okunnyonyola

Obusobozi : Okusoma emboozi ekwaata ku buvunaanyizibwa


bwabaana

n’okuddamu ebibuuzo.

Obulagika :

Ennyanjula : Okuttukiza essomo eryawedde

Ekinyusi :

Abaana yadde nga barina eddembe lyabwe,balima obukunanyizibwa


obugenderako. Baliina okubugobera era n’okubutambulira mu okugeza nga;
okuwa abazadde babwe, abasomesa, n;ebaana banabwa ekitiibwa,
okukuma eddembe n’obuntu bulamu okubera n’empisa ennungi,
okukulakulanya okukolerera amaka gabwe, obutakozesa ddembe lyabwe
buubi n’ebirala.

Anti bagamba omwana omugezi asanyusa kitaawe naye omusiru enakuwaza


nnyina.

Omulimu

1. Mwana ki anakuwaaza nyina?


2. Omwana omugezzi assanyusa ani?
3. Omwana akozesa atya eddembe lye?
4. Kiki omwana kyalina okukozosa ?
5. Wandiika obuvunanyizibwa bwabaana bubiri okuva mu lugero wa ggulu.

17
Ennaku Ekibiina Essomo Essaawa Omuwendo

Omutwe : Okukuuma eddembe mu Ggombolola yaffe

Ekiwayi : Obuvunaanyizibwa bw’omwaana.

Obukodyo : Okubuuza nokuddamu, okunnyonyola

Obusobozi : Okusoma emboozi ekwaata ku buvunaanyizibwa


bwabaana

n’okuddamu ebibuuzo.

Obulagika :

Ennyanjula : Okuttukiza essomo eryawedde

Ekinyusi :

Emigaso gy’obuvunanyizibwa bwabaana.

Obuvunanyizibwa bwa baana bwamugaso nyo bu bayamba mugeri nyingi


nga;

- Okukuuma obudde, n’okubukozesa obulungi


- Okukula nga balamu bulungi era nga beyagaza
- Buleeta enkulakulana
- Buyigiriza ebintu bingi
N’olwekyo abaana bona balina okugondera n’okukola obuvunanyizibwa
bwabwe.

Omulimu

1. Wandiika ebintu bibiiri byokola ng’a omwana owobuvunanyizibwa


2. Kiki kyoyagala okubeera ng’a omazze okusoma?
3. Omulimu ogwo gunakugasa gutya era gunagasa ki egwanga lyaffe?

18
19

You might also like