Lilian Mass BKLT
Lilian Mass BKLT
Lilian Mass BKLT
KIBOWA
CONGRATULATORY MESSAGES
BISHOP SEKAMANYA MESSAGE
5. Wadde e’Yerusalemu, lwe yabulirayo, 6. Watugeza ayi Ggwe omulungi - Asaasira Mukama
Wabeeranga mu nnaku, kuuma abaana bo. asaasira
Ne tukirako feeza, mu kabiga - Asaasira Mukama
6. Yezu e Nazareti, yabajjanga embawo; asaasira owaffe
Ggwe ng’omubeera kumpi, kuuma abaana bo.
7. Mbanyumiza Mukama mmwe abalungi - Asaasira Mukama
7. Erinnya lyo Yozefu, ly’essanyu ly’emyoyo; asaasira
Ggwe omulungi omuteefu, kuuma abaana bo. Omwoyo gw’omunaku y’aguyamba - Asaasira Mukama
asaasira owaffe
8. Ggwe Yozefu Kitaffe, tukusaba kino:
Tufe nga twetegese, kuuma abaana bo. 8. Ngulumiza Mukama ono omulungi - Asaasira Mukama
asaasira
Atangobye Mukama bwe mmusenze - Asaasira Mukama
Prelude: MUJJE TWEBAZE OMUKAMA (TO 17) asaasira owaffe
Mujje twebaze Omukama, akola eby’amagero,
Mujje twebaze Omukama (Mwenna) Y’oyo ow’ekisa asinga.
1. Erinnya ly’Omukama muliyimbe - Asaasira Mukama Entrance: EMBUGA ZO NNUNGI (MTO)
asaasira
Mwe abantu b’ensi eno mumutende - Asaasira Mukama Ekidd.: Embuga zo nnungi Mukama wange, Embuga zo nnungi
asaasira owaffe Mukama wange,
Aa! Ntwala eyo gye mba mpummulira nga nkutenda.
2. Katonda bye yakola bya kitiibwa - Asaasira Mukama
asaasira Twesiimye nnyo abaana b‟enngoma ffe abaana bo olwa Batismu,
Eggwanga lye Mukama y’aliyamba - Asaasira Mukama Tweyanzizza Mukama waffe, ffe b‟oyise mu kutambira.
asaasira owaffe
Luno lwe lunaku olw‟Omukama, tumutende ffe mu nnyumba ye, Wamma
3. Alamula Mukama wa buyinza - Asaasira Mukama tumutende Mukama waffe, mu Yeruzalemu wakati.
asaasira Ka nngende ku Altari y‟Omukama, Kawamigero oyo eyatutonda,
Akkakkanya abalabe ng’abatowaza - Asaasira Mukama Mujje tumutende Katonda Kitaffe tumwebaze.
asaasira owaffe
Ffenna twegatte wamu ne Kristu, Omutambizi ow‟oku ntikko
4. Mmwe ab’amawanga mugulumize ono - Asaasira Mukama Y‟oyo Kristu eyatununula ku musaalaba, ng‟atufiirira.
asaasira
Ettendo lya Mukama muliyimbe - Asaasira Mukama Ffe abateesobola, Taata yamba otutukuze tukusanyuse,
Tulyoke tutambire wamu ne Kristu Omwana wo omu
eyatununula. 3. Mu bakadde bange – Wabeera nange
a) Mu baganda bange – Wabeera nange
Kyrie: KYRIE ELEISON (Ssenoga) b) Mu ssanyu lyange – Wabeera nange
c) Mu nnaku zange – Wabeera nange
Gloria: MISSA Y’OMUTIMA GWA YEZU d) Mu mirimu gyange – Wabeera nange
AMASOOKA 2, 18-24 e) Mu lugendo lwange – Tewantumira mubaka yadde,
tewantumira malayika.
Babeerebabiri mu mubirigumu.
Abo abanyambye bawe omukisa gwo, banna kibiina kino bawe omukisa
BYE TUSOMA MU KITABO KY’AMASOOKA. gwo.
Omukama Katondan’agamba nti: Si kirungi omuntu kubeera yekka. Abo abakulu baffe bawe omukisa gwo, ne bato baffe bawe omukisa gwo,
Abo bewayita bawummuze mu ddembe n’ekitangaala eky’olubeerera
Kammukolere omuyambi. Awo, Omukama Katonda yakola ebisolo kibakire. Amiina.
byonna eby’ettale, n’ennyonyi zonna ez’eggulu ng’abiggya mu ttaka,
n’abireetera omuntu alabe ky’anaabiyita; buli kimu kyalikyakubeera Gospel: MUSITUKE MMWE ABASOMI (TRINITY MASS)
n’erinnya omuntu lye yandikituumye. Omuntu n’atuuma amannya ente Gospel :
zonna n’ennyonyi ez’eggulu, n’ebisolo byonna eby’ettale. Naye tewaali ROMA 12, 1-2. 9-18 *1-2, 9-13*
muyambi asaanira muntu. Bwekityo, Omukama Katonda, yeebasa omuntu Emibiri gyamwe mugiveemu, mugiweereze ng’ekyonziira ekiramu,
otulo tungi. Bweyali nga yeebase n’amuggyamu olumu ku mbiriizi ze Katonda ky’asiima.
n’azzaawo omubiri. Omukama Katonda, olubiriizi lweyali aggya mu
musajja n’alukolamu omukazi, n’amuleetera omusajja. Omusajja BYE TUSOMA MU BBALUWA PAULO OMUTUME GYE
n’aleekaana nti: Otyo, lino lye ggumba erivudde mu magumbagange era YAWANDIIKA AB’AROMA.
ye nnyama evudde mu nnyama yange! Ono anaayitibwanga mukazi,
Ab’oluganda, mbeegayiridde, olw’ekisa kya Katonda, emibiri gyammwe
kubanga ono aggyiddwa mu musajja, Omusajja ky’avaalireka kitaawe ne
mugiveeme, mugiweereze ng’ekyonziira ekiramu, ekitukuvu, Katonda
nnyina, ne yeetaba ne mukazi we, ne bafuuka omubiri gumu. Ebyo
ky’asiima. Muwuwe ekitiibwa ng’okutegeera bwekusaba. Muleme kuyisa
Omukama y’abyogera.
ng’ensi eno bw’eyisa; munda muteekwa okufuuka, emitima gidde buto,
lwemunaamanya nga Katonda ky’ayagala kirungi, kisaana, kituufu.
Med: ONKONGOZZE Sr. Sarah Naamala, IHMR, Ggogonya, Key C
Onkongozze (Taata weebale) x2 ggwe ankongozze emyaka emingi Mwagalane awatali bukuusa; ekibi mukikyawe, ekirungi mukinywerereko.
Mukama nkusiime ntya? Otambudde nange Mukama wange, Mwagalane ng’ab’oluganda bwebaagalana, mugeze buli omu
ng’ondaga ekisa kyo n’obuyambi bwo, mu bizibu byange ne mu okuwamunne ekitiibwa nga munne tannamuwa. Mukole obuteebalira nga
byangu ng’obeera nange ggwe wennyini, ggwe Katonda wange, ggwe mubugujja mu mwoyo era ng’abaweereza Omukama. Bye musuubira
Mukama wange; tewantumira mubaka yadde, tewantumira malayika. bibasanyuse mu nnaku nga muguma, okwegayirira timuteera
ddala.Abatuukirivu abalina bye beetaaga mubaddukirire, abagenyi
1. Wansitula nga ng’omwana n’onzisa (bwoti) oti ku ttama lyo,
mubasuzanga.
Wantwala na nkoba za kisa taata weebalege.
Ababayigganya mubasabire busabizi, mubasabir emukisa,
2. Wanneenyamba ng’omutume n’obalambula abantu. mulekekubavumirira. Awali abasanyuka nammwe musanyuke, awali
Wabatuukako obagumye bonna, Taata weebalege. abakaaba nammwe mukaabe. Mussekimu mu muimagyammwe,
timwewanika bitaliimu ebyo, mussekimu n’abatali bawaggulu, muleke Offertory: NGAI NA YE
kweraga nga bwemuli abagezi. Ekibi oli ky’abaabakoze muleke
kukimuddiza; mulabuukirire engeri ennungi ey’okuyisasi mu maaso ga Offertory: AYI KATONDA OMU KKIRIZA (MTO 68) Fr. James
Katonda yekka naye era ne mu bantu bonna. Ku bwammwe, Kabuye
mutabaganenga n’abantu bonna nga bwekisoboka. Ayi Katonda Omu kkiriza, omugaati n’evviini eno,
Ssiima bino ebirabo byaffe, biibyo ebiva mu bantu bo.
EBYO OMUKAMA Y’ABYOGERA.
1. Tukuweereza Emissa eno, ffe nga tujjukira Yezu oyo bwe yatambira,
N’okuzuukira ng’avudde mu ntaana oyo N’okulinnya eyo gy’oli ggwe
Offertory: LUGABA DDUNDA NZE NKWAGALA Evelyn Nalumiisa, mu ggulu.
Key C
Lugaba Ddunda nze nkwagala, Nkwebaza ebyo by’ompadde, 2. Tukuweereza Emissa eno, ffe nga tujjukira bw’oganza ffena abantu
Olw’ebirungi ebyo byompa, Ntodde nkudizze Lugaba, bo,
Tobigaana bisiime Taata, Nsonyiye buli omu eyansobezza Kuba olw’abantu wateesa afe, Omwana, gwe wazaala Yezu oyo omu
N’omutima omumenyefu Taata, Ntusse nze nkidizze ati yekka.
1. Omugati n’eviino bibino, byendeese Taata bisiime 3. Tukuweereza Emissa eno, ffena tuwanjaga gy’oli eyo, Ffe tusaasire,
N’omutima ngukuwa Taata, siima ebirabo byange Twasobya mu bingi Ddunda olwe’ekyejo, Ggwe tuwe enneema
ey’okuva mu nsobi.
2. Nze aweereza Taata onsasire, ndi mutene Taata onyambe
Nkimanyi oli waakisa mukama, siima ebirabo byange Holy: MASS OF ST. JOHN THE BAPTIST
3. Bye sirina bingi ow’ekisa, nze nkusaba Taata obimpe Agnus: MISSA TUSAASIRE
Eneema zo simpe Taata, nyimbe okwagala kwo
Communion: MUYITE ABANTU
4. Olwaaleero nkwewa onnambike, buli kye nnina Taata kitwale Muyite abantu munoonye muzuule muleete muleete
Onkwateko ontuuse gy’oli, gye wategeka ng’ontonda Muyite abantu mubyalo ne mubibuga mungudo nti
Yezu yabayita bajje kumbaga ye ennene gyategese Ukaristia yaffe.
Offertory: SHOBAMANGA NI SHIKAMWA
1. Katonda Yezu nga agabulanyo nabavu abayise okugabana,
Offertory: TAZAMA BWANA TUNAKUJA D. Kalolela, Key B banakuwaki ye okusasula, banakuwaki ye okusasula banakuwaki,
Tazama, Bwana tunakuja kwako (leo) banakuwaki olw’Omutima omulungi gwolazze.
Twaleta sadaka zetu mbele yako tunakuomba Mungu Baba pokea x2
2. Katonda Yezu nga agabulanyo nabakaaba obayise okugabana,
1. Kwa nguvu zako uliweza kustawisha mazao bora, na sasa twakutolea
banakuwaki ye okusasula, banakuwaki ye okusasula banakuwaki,
Mashamba uliyarubisha kwa mvua nzuri mazao kwa wingi yakasitawi
banakuwaki olw’Omutima omulungi gwolazze.
2. Bahari mito na maziwa Bwana ukajaza samaki wengi wa kupendeza
Angani ndege wengi wakarukaruka kushangilia neema yako ee Bwana 3. Katonda Yezu nga agabulanyo tolekera bantu bo kusasika,
banakuwaki ye okusasula, banakuwaki ye okusasula banakuwaki,
3. Wanyama maporini wakarukaruka kushangilia neema yako Ee Bwana banakuwaki olw’Omutima omulungi gwolazze.
Wadudu nao wakachezacheza kuonyesha furaha kubwa waliyo nayo
4. Katonda Yezu nga agabulanyo tuli bakuffu tufunye eky’okulya
tunakuwaki ye okusasula, tunakuwaki ye okusasula tunakuwaki, 4. Mugakuumenga ne mubuzadde, tusobolenga omulimo gwaffe;
tunakuwaki olw’Omutima omulungi gwolazze. Ogw’okukuza obwana bwonna, ne tubufuula bu kristu ddala.
Ukaristia y’entabiro Ukaristia y’entabiro ffemwetujja Njozayoza TaataSsentamu Andrew ne maama Tereza okutuka kukkula
Amaanyi amajja ne tuba balamu mu kukkiriza x2 lino eryobufumbo Katonda lyabatusizaako eryemyaka 60.
Kristu tumufune mu Ukaristia, Yezu Kristu katumufune
Mu kifaananyi ky’omugaatin’evviini ffenna ffenna Katonda nnyini byonna abampere obulamu obulungi maaso mubufumbo
Tunnyikire Kristu mu bigambo byaffe nu mu bikolwa tumujulire bwammwe Nsaba nnyini byonna, mwagalane nga Maria ne Yozefu;
mubeere besigwa okutuka okufa, Mukama alibawa engule yobulamu.
1 KristuYezu tuwe obulamu – (twezze buggya) x3
Yonna yonna gyetubeera, mu maka gaffe twagalane N.B; Nange mbasaba munsabire Katonda ampe ekkula lyo’bufumbo
Tukulaakulane, ffe abaana bo abaganzi, Abaana bo obutukuvu mbere nga mwe
abaganzi. Katonda abampere omukisa era abakuume.
3 Ukaristia Ntanda – y’entanda yaffe ffenna abatambula ne Ate kati bajaguza emyaka nkaaga (60) nga mukama akyabawadde
Ukaristia ssala – ekubagiza abo ababonaabona obulamu.
Tubayozayoza nga atebwetusabira bakadde baffe abageenzi, Dodoviko ne
Thanksgiving: MAGNIFICAT (JOSEPH YIGA) Mangadalena Mukama ayongere okubasasira ebyabasobako ; abawe
ekiwumulo enkyemirembe.
Recess: YEZU, MARIA, YOZEFU (MTO 419)
Yezu, Maria, Yozefu. Amaka gaffe mugakuumenga.
Kati twebaze Mukama atutusiza ku kinoera tumusabe atwongereemikisa.
1. Mugakuumenga mu kwagalana, tuyambagane buli lunaku;
Tubeere ffembi n’omwoyo gumu, n’emmeeme emu okutuusa okufa.
NAMAWEJJE MARIA MAGDALEN
2. Mugakuumenga mu butuukuvu, ennyumba zaffe zibeere nnungi;
Tuziyizeemu byonna eby’ensonyi, n’abantu ababi n’abagwenyufu. MWEMBI ABAWANGAZE ABATUUSE KUBUKADDE OBWE
GOMBESA
3. Mugakuumenga mu buwulize, bassemaka bo babe n’ekisa;
Nga balagira abakyala baabwe, bateese kimu okufuga abaana.
Kyamazima ddala enema yo gyewawa teyafa busa kyebali olwaleero Bakadde baffe omukama yabawa ebitone ebyenjawulo naddala ekyokwala
bakiri lwaneemayo. Ayi Katonda nkwebaza olwekirabo kyabazadde baffe abenganda nabemikwano nnaffe kyetugabanyeko.
kyewatuwa natenda ntya, nalojja ntya leero nayimbantya? Mbaagaliza omukisa gw’omukama mubukadde bwammwe, mwongere
okubeera ettala ya matrimoriio!
Nneebaza bonna abatukwaatiddeko nga tutegeka Omukolo guno. Nsaba
we muggye omukama azzeewo era abawe omukisa mu byonna bye
TEBAJJUKIRAFRANCISKA NAMAGEMBE. mukola!
ABAKONGOZE TAATA WEEBALE
Ntwala omukisa guno okwebaza omukama Katonda abatukumidde nga BUKIRWA SARAH
mukyali balamu taata weebalege. Nebaza Omukama olw’okukuuma bakadde bange ebbanga lino lyonna
ery’emyaka enkaaga nga bakuumagana. Kayinja ne matooke (nga
Njozaayoza mwanyinaze okutuka ku myaka 60 ejjobufumbo obutukuvu bwetubayita), batuwadde eky’okulabirako ekirungi mu ddiini ne mu
era mbeebaza n’okunddera okuviira ddala mubuto bwange mutwagadde bufumbo. Baafuba okutukuliza mu ddiini. Nga bafumbo,
nnyo mwebale. nzesibalabangako nga bayomba yadde nga bwennali omuto, negombanga
Siyinza kwerabira emirimu gyemwanjigiriza era bembera nabo tebajjula. nnyo bayombeko nga abalala. Naye nkuze kutuuka wano, sikilabangako.
Neebaza Katonda nti Abaana abasinga nze nabalera wamu ne mukyala Buli omu yayiga munne kyensuubira nti kyekibakuumidde awamu. Ndaba
waffe era mwebaza n’omutima omulungi. Tusaba omukama ayongele nga buli omu amanyi ekisanyusa ne kinyiiza munne.
okukuuma obufumbo bwammwe ppaka ku myaka 100.
Batukuzizza nga tussakimu nga abaana. Ekikwata kw’omu kikwata ku
TAATA NE MAAMA MUKULIKE ERA MUYOGEEYOGE bonna. Bakadde baffe, mwebale kutwagala.
Nebaza baganda bange ne bannyinaze olw’okutegeka omukolo guno,
Nnebaza omukama akuumye bakadde baffe bano mu bufunbo obutukuvu abooluganda ne mikwano mwenna. Omukama abawe omukisa.
kati emyaka (60) bwe ddu. Singa tezaali nneemaza Mukama wamma gwe
singa bwasaannawo dda. Musomesa Ssentamu Andrea ne maama, nsaba Omukama ayongere
Mu bufumbo bwammwe buno omukama abakoledde bingi, abawadde okubakuuma. Muyogeyoge nnyo!
ezzadde ery’abaana ate n’abazzukulu awaamu n’emikwano. Katonda
yabayisa muntalo naddala olwaleta gavummenti ya (NRM) mubuyinza
‘KAGAMBE BETTY’
1980-1986. Nange lwenatulako olwo lwo ndujjukira engeri omwami eyali
owegombolora nnowomuluka ababonyabonya taata ebyensuso natuka
Betty Kagembe yebaza omukama ebirungi byakoledde omwami
nokuwangangukira emasaka ngabagamba atambuliza emundu
n’omukyala Ssentamu Andrew.
mukyambalokye okyobusomesa. Nzijjukira olumu bamukwata
Nebaza omukama kuba mwanyinaze Ssentamu Andrew yawasa omukyala
nebamukuba buubinyo ekyawaliliza abatuze okussa ekimu
asokeyewogomeka awo netusiba ne maama nga yebuli kimu. Nebaza Teraza ngatuli bato nnyo natulera, natwagala nnyo. Ate teyakoma ku ffe
n’ebazadde baffe yabagala nnyo.
maama eyakora obutebalira wamu ne kojja lubega Peter kati omugenzi
Naddala maama eyalwala ennyo, mukyala waffe najjanjaba nnyo maama
okuraba nga tusiigara wamu nga (family) nokulaba nga tufuna ebyago nga
okutuusa lweyava mu bulamu bwensi nga yamujjanjaba.
banana.
Nebaza maama Nalongo Kalori ekitimbwa eyatuwanga ekyemisana
tusoma kitimbwa RC pri.sch.
Maama tukwebazizza nnyo toli mulamu waffe naye wafuuka Muganda Nsigadde nze Senkungu Ronald (Lumbuye) ku lwabazukulu
waffe omulungi owekisa. Maama Bikira Maria akuweebirungibyonna, bonnaBayozayoza Taata ne Maama okutuuka ku myaka 60 mu bufuumbo
akuwambatire, era akukumire mu maka go ofunire mu birungibyerere. obutukuvu.Kulwange ne ku lwa Family yange bebaza olwokutukuza
Twebaza Abaana bonnaabakoze Omukolo gw’amaama ne taata, obulungi mu ddii ni ne munsi,Basabira Katonda abewe obulamu obulungi
awamun’abazzukulumaukamaabaweomukisa. obwemirembe ate nga bwasanyu tutuuke ne kukijaguzo ekyemyaka 75.
Tujjakubagala no kubalabirira mu myaka njamye ekyobukade. Amiina!
OBUBAKA OKUVA MU BAZUKULU
Ssebo kitaffe omusumba Rit Rev BP Mathias Sekamanya m,
abasaaserodooti bannadiini nabasomesa abali wano tubaaniriza nnyo
nnyini ddala mumaka ga jjajja waffe Musomesa Ssentamu (Kayinja) ffe
nga abazukulu bomumaka gano tulina essanyu lyansusso okulaba nga ba
Ssentamu bajaguza emyaka 60 beddu mubufumbo obutukuvu Katonda
agulumizibwe emirembe gyonna. Mu myaka egyo enkaaga basobodde
okuzaaliramu abaana abawerera ddala abakyali abalamu ddala, naabo
mukama beyayita tumusaba abawe ekiwumulo ekyemirembe, mubaana
abo bonna ba Sentamu basobodde okufunamu abazukulu abawerera ddala
75 beddu ate ngabaana babazukulu nabo babalabyeko kati ababayita taata
oba maama ekyo nakyo ekitiibwa tukiddize mukama Katonda. Olugendo
lwabwe ffe nga abazukulu tuluyigiddeko ebintu bingi anti kuffena, tewali
muzukulu noomu atayitiddeko mu mikono gyabwe era batugunjudde
bulungi mu mpisa awamu ne ddini, bakoze omulimu munnenne nnyo
okutwagazissa Eddini yaffe eyekikatuliki era gwemusingi
gwetutambulirako nokutuusa kati. Olwokuba baatwagala nnyo era nakino
tetujja kukibuusa maaso baffe netubawa akasiimo kwetubatuuma amannya
ago Musomesa Sentamu netumutuuma (Kayinja) ate mukyala Tereeza
netumutuuma (Matooke) era nsuubira ku kyalo kino Nsiima bwobuuza
ewa kayinja oba ewa matooke oba otuuse mu maka gaba Ssentamu.
Twebaza abatuuze bokukyalo kino Nsiima abasobodde okukolagana
obulungi neba jjajja ffe wamu nokubeera nabo mubulungi wamu nemu
bubi bannyabo neba ssebo mwebale nnyo mwebalire ddala. Tusaba
enkolagana eyo ennungi egende mu maaso. Kulwomusingi omulungi
gwebatuwadde tubasuubiza obutabaswaza awamu nokujjayo obulungi
ekifaananyi ekya maka amatukuvu amalungi. Tusaba mukama katonda
Oyo eyatonda eggulu ngatekuli mpagi bajjajaffe ayongere
okubatubikirako akasubi bongere okuganyulwa mu ntuuyo zaabwe.
Amiina!